Ecclesiastes 7:2-4

2 aKirungi okulaga mu nnyumba ey’abakungubaga
okusinga okulaga mu nnyumba ey’ebyassava.
Kubanga buli omu wa kufa,
ekyo kiteekwa okuba ku mutima gwa buli muntu.
3 bOkunakuwala kusinga okuseka,
kubanga amaaso amanakuwavu gazzaamu omutima amaanyi.
4 cOmutima gw’omugezi guba wamu n’abo abali mu nnaku;
naye ogw’omusirusiru guba mu kusanyuka.
Copyright information for LugEEEE